Semuju
Update: 2022-03-27
Description
Mu kitundu kino omusajja ayitibwa Semuju ayiga okuwongerera empewo ezaali zimuleetera okunywa omwenge.
Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala mboozi ya leediyo nga ya bitundu kumi-nabibiri, ng’eri mu Luganda era ng’ekwata ku ttamiiro n’engeri gy’okulivvunukamu mu bitundu by’eKampala mu Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa okumala emyaka ena ng’abononyereza banoonya engeri bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu.
Comments
In Channel